G2TT
来源类型Books
规范类型图书
Adaptive Collaborative Management: Endagiriro Y’abateeka ACM mu Nkola
Yang, A.L.; Nguyen, D.T.; Vu, T.P.; Le, Q.T.; Pham, T.T.; Larson, A.M.; Ravikumar, A.
发表日期2016
出版者Association of Uganda Professional Women in Agriculture and Environment (AUPWAE), Kampala, Uganda
出版年2016
页码23p.
语种英语
摘要

Entekateeka ya ACM yagezesebwa era n’ekozesebwako mu bitundu ne mu mawanga ag’enjawulo mu Africa, Asia wamu ne Latin America. Mu ngeri y’emu gyebuvuddeko ACM yakozesebwako mu disitulikiti za Uganda n’ekigendererwa eky’okutumbula eddembe ly’abakyala mukubeera n’obwananyini ku bibira n’emiti; era n’okugezaako okutumbula enkwasaganya wamu nobukulembeze mu kukola emirimu egitali gimu mu bibira n’emiti era n’okwesalirawo. Entekateeka y’ekitabo kino yesigamye ku bukugu buno; era nga yefananyizibwako kw’ekyo ekitabo ekyakolebwa abakugu e Nicaragua ne Uganda.

ACM egezesseddwa mu byalo ebiriranye ebibibira mukaaga era esobozesseza abantu babulijjo nga bakolagana ne kitongole ekitwala ebibira (National Forestry Authority) okuzzawo ebibira hekiteya attaano (50ha) mu bifo ebibira we byaali bisanyiziddwawo abantu abatuuze mu bitundu ebyo. Okwongereza ku ekyo, ACM esobozesseza abakyala okwenyigira mu kulabirira ebibira bino,okubeera n’obwananyini, okwenyigira mu bukulembeze, n’okufunamu ku sente okuva mu miti gye basimbye mu bitundu by’ebibira wamu ne ku nnimiro zaabwe.

主题community forestry ; gender ; tenure
区域Uganda
URLhttps://www.cifor.org/library/6340/
来源智库Center for International Forestry Research (Indonesia)
资源类型智库出版物
条目标识符http://119.78.100.153/handle/2XGU8XDN/95845
推荐引用方式
GB/T 7714
Yang, A.L.,Nguyen, D.T.,Vu, T.P.,等. Adaptive Collaborative Management: Endagiriro Y’abateeka ACM mu Nkola. 2016.
条目包含的文件
文件名称/大小 资源类型 版本类型 开放类型 使用许可
6340.jpg(13KB)智库出版物 限制开放CC BY-NC-SA浏览
ACM_Guide_LU.pdf(9600KB)智库出版物 限制开放CC BY-NC-SA浏览
ACM_Guide_EN.pdf(5535KB)智库出版物 限制开放CC BY-NC-SA浏览
个性服务
推荐该条目
保存到收藏夹
导出为Endnote文件
谷歌学术
谷歌学术中相似的文章
[Yang, A.L.]的文章
[Nguyen, D.T.]的文章
[Vu, T.P.]的文章
百度学术
百度学术中相似的文章
[Yang, A.L.]的文章
[Nguyen, D.T.]的文章
[Vu, T.P.]的文章
必应学术
必应学术中相似的文章
[Yang, A.L.]的文章
[Nguyen, D.T.]的文章
[Vu, T.P.]的文章
相关权益政策
暂无数据
收藏/分享
文件名: 6340.jpg
格式: JPEG
文件名: ACM_Guide_LU.pdf
格式: Adobe PDF
此文件暂不支持浏览
文件名: ACM_Guide_EN.pdf
格式: Adobe PDF
此文件暂不支持浏览

除非特别说明,本系统中所有内容都受版权保护,并保留所有权利。